Opa Fambo acamudde ab'e Nansana
Apr 18, 2022
Ab' e Nansana basuze babinuka n'omiyimbi Opa Fambo eyabakubidde emiziko egy'enjawulo ne basigala nga bamunyenyeza mutwe.Opa Fambo yakubye abadigize emiziko ku bbaala ya Vent e Nansana ku Easter nareka nga bakyamusaba anko.
Opa Fambo acamudde ab'e Nansana
Ab' e Nansana basuze babinuka n'omiyimbi Opa Famb Wat 2(11)
Opa Fambo yakubye abadigize emiziko ku bbaala ya Vent e Nansana ku Easter nareka nga bakyamusaba anko.
Wat 2(11)
Yatuuse ku siteegi ku ssaawa 6:00 ez'ekiro nakuba omuziki okumala essaawa nnamba wakati mukunyiga ebyana omunyigo.
Yabakubidde ennyimba okuli Wanoga, Basuze Batya Kirimundayo nendala nnyingi ezaacamudde abadigize.
Nannying bbaala ya Vent Akiiza Mutatina yagambye yasalawo ab'e Nansana obutababeeza mu nnaku nga buli kiseera abaako omuyimbi gwaberetera nebasanyukamu.
No Comment